Ceejay , lugafrix goddess
Lego , grey the machine
Bad man records
Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza)
Bijuuza nekalina (Nina binji)
Nga answer ntini kyoka zenfuna
Mwana simanyi oba munfuna
Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza)
Bijuuza nekalina (Nina binji)
Nga answer ntini kyoka zenfuna
Mwana simanyi oba munfuna
NJabuliza njaga yaga
Ekigambo kibeela kya luga
Ama rap full dose sagala basenyiga
Ba nabbi bajja nebigambo byabwe ela temwayigga
Konze kanzije mpaabe njogele nze kubinyiga
Ntaalo tuwulira nyinji mbunno gundi ne yiga
Mu 2021 mbuza ani aliba afuga
Kanjogele nekukyobutemu abantu basiiba betuga
Baana batabukidde bakitabwe bagaala kwefuga
Ekyo kywkifuddemu obujeemu nokunwa enjaga
Nokufuweeta cigar , bbo kyebayita eswaga
Basiiba belooga
Bagaga bevuuga
Plan bampanga
Kyoka abaavu baddaga
Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza)
Bijuuza nekalina (Nina binji)
Nga answer ntini kyoka zenfuna
Mwana simanyi oba munfuna
Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza)
Bijuuza nekalina (Nina binji)
Nga answer ntini kyoka zenfuna
Mwana simanyi oba munfuna
Ntutumuka bututumusi
Ntabuse anti mbali kukinyusi
Lwaki mwana enguzi jetuwulira mu police
Mbuza bubuuza atte sagaaala effuke case
Lwaki abaana babasula nyo baali Ku base
Kyova olaaba ngatulina banji nebakifeesi
Bwongo buli dense temuli na common sense
Ngatonambuza byenyimba mbunno mbijaawa
Njagala answer nvawala tombuza nvaawa
Ntutumuka ngamusisi
Mbalibubi of course
Mbilo mbilo sigwelela siseleela sivabila
Kyanjawulo kyendi kuba wentula nelela
Lwaki temuswala
Mbuza temumala
Kaano kenumbye nenguzi eggenda kendeela
Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza)
Bijuuza nekalina (Nina binji)
Nga answer ntini kyoka zenfuna
Mwana simanyi oba munfuna
Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza)
Bijuuza nekalina (Nina binji)
Nga answer ntini kyoka zenfuna
Mwana simanyi oba munfuna
Kawala katini ka rapper .
Mann but am dopper
Sagala mube Ku temper
Nyimbye anyize genda loppa
Kyemanyi muli mu pamper
Nengoye ngazibatippa
Sikutisa tisa
Kyemanyi mbafisa
Muli mukufesa fesa
Simanyi kuteesa
Mini mini money ma adye mane
Kyentegeza mini money EBA little money
Bbugu simuliro ewa gulu ddene
Nange ela ndi mutono mu luga ndi mune
(Am bad)
Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza)
Bijuuza nekalina (Nina binji)
Nga answer ntini kyoka zenfuna
Mwana simanyi oba munfuna
Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza)
Bijuuza nekalina (Nina binji)
Nga answer ntini kyoka zenfuna
Mwana simanyi oba munfuna