Mbadde mu ddungu lya Love
Naye omulangila atonyesa enkuba atuuse
Akasana keki Love kambabudde
Naye ndabe gulu ekile kikutte
Otukidde mubudde ontikudde
Mugugu gwa Love gubade gunkutudde
Awo mukwano wotudde nywera (Otudde wagumu)
Security yenza jidumila ( otudde wagumu)
Byona Senga byeyankutila aah aah aaaah
Ngenda bikola gwonokoowa(ogenda kunyumilwa)
Luno oluwombo lwomukwano lulwo
Owomukwano otukide mubudde
Nga byenfumba ela biyidde
Kiliza nzijule olye omulunji wange
Lino elyato lyomukwano
Njagala tulivuge tusomoke
Emitala wamayanja nga ndi nawe muntu wange
Amazima nfunye omuntu nga mwana wa mbantu
Yakulila maka si munyumba
Ama senga olabotya netegeleza silaba wakyama
Awo mukwano wotudde nywera (Otudde wagumu)
Security yenza jidumila ( otudde wagumu)
Byona Senga byeyankutila aah aah aaaah
Ngenda bikola gwonokoowa(ogenda kunyumilwa)
Nenywezeza dda kati zivuge eh eh eh eh eh
Bazadde bange njagade bamanye nti gwe mulunji ansula kumutwe
Bakadde baffe omukisa tugukimye tugukimye tugukimye
Mututekeko emikono jamwe olwo obufumbo bwaffe bunyume!
Baby!
Ki Love love ki love love
Mwana gwe ondaze eki love love
Ki love love ki love love nze na sikyetegeela ×2
Awo mukwano wotudde nywera (Otudde wagumu)
Security yenza jidumila ( otudde wagumu)
Byona Senga byeyankutila aah aah aaaah
Ngenda bikola gwonokoowa(ogenda kunyumilwa)