Whistle
Owoza filter na kizigo byebimunyiriza
Nawe bikozese tulabe bwononyirira
Bwoyambala mini skirt mbu oyo muyaaye
Sinakindi mbu anywe enjaaye
Wesonyiwe abaana babandi gw'owaye
Ye ofaaki owaaye
Tetukunenya eyo ndowoozayo "Teli akugaana kwogera"eyo ndowoozayo
Bulyomu nendowoozaye
Tetukunenya eyo ndowoozayo
"Teli akugaana kwogera"
Eyo ndowoozayo
Bulyomu nendowoozaye
Mbu gwetwalonda siyafuga
Tanazimba motoka avuga
Ajja kulemwa ekibuga
BX on da beat
Mbuno yagenda mumazzi okufuna fame
Lwasa ekyamusuula bideemu
Nga boogera
Balina obusungu obuuza kyebayombera
Bwoba toliiwo nebalangira
Bwobatuukako nebananagira
Bwoyambala damage mbu oyo yavaako dda
Ffe Abantu twabavaako dda
Tetukunenya eyo ndowoozayo
"Teli akugaana kwogera"
Eyo ndowoozayo
Bulyomu nendowoozaye
Tetukunenya eyo ndowoozayo
"Teli akugaana kwogera"
Eyo ndowoozayo
Bulyomu nendowoozaye
Owoza filter na kizigo byebimunyiriza
Nawe bikozese tulabe bwononyirira
Bwoyambala mini skirt mbu oyo muyaaye
Sinakindi mbu anywe enjaaye
Wesonyiwe abaana babandi gw'owaye
Ye ofaaki owaaye
Tetukunenya eyo ndowoozayo
L"Teli akugaana kwogera"
Eyo ndowoozayo
Bulyomu nendowoozaye
Tetukunenya eyo ndowoozayo
"Teli akugaana kwogera"
Eyo ndowoozayo
Bulyomu nendowoozaye
Eyo jada
Whistle
Green gang