KSPetors
Nze Nkutegeela
Onsakata Ompalula
Onsakata Kibooko Fire
Onsitula Onjigisa
Onyimusa Kiboko wahlan yuti
Nakusoma Nze Ne Nkuguka
Ne'bibuuzo No'ngolola
Nze Nkutegeela
Gwe alina ebyo byebatalina
Ebyo byebatalina
Nze Nkutegeela
Nkumatila bisoko
Nga Omusilamu tomuwa kitoko
Wetegeleze Amaaso go
Nawandikamu Omukwano Gwo
Mi member dem all dem days
Nga nokubongako nsoka wa mzeei
Omukwano twakuza, Kati nsula mubile
Njagala mpola kikwano onameza emize
She's ma Queen Katalina
Naye emitima asamba tamanyi Maradona
Yehh She mi No.1 diva, yamponya abalyolyomi
Muyita Madonna, ma diva
Nakusoma Nze Ne Nkuguka
Ne'bibuuzo No'ngolola
Nze Nkutegeela
Gwe alina ebyo byebatalina
Ebyo byebatalina
Nze Nkutegeela
Njagala Byokola
Bano byabalema
Kano ka Purity kekoza
Naye gwe obituusiza
Noonya Nyoonya akamogo kolina
Zino enkobogo Shillah zalina
Noonya Noonya akamogo kolina
Gano amakudde Ritah galina
She's ma Queen Katalina
Naye emitima asamba tamanyi Maradona
Yehh She mi No.1 diva, yamponya abalyolyomi
Muyita Madonna, ma diva
Nakusoma Nze Ne Nkuguka
Ne'bibuuzo No'ngolola
Nze Nkutegeela
Gwe alina ebyo byebatalina
Ebyo byebatalina
Nze Nkutegeela
Kumutima wankuba Enyanda
Yanema Okumila
Nga DAN MAGEZI bwakuba ennanga
Bwonzanyisa
Mi member dem all dem days
Nga nsoka wa mzeei
Njagala mpola kikwano onameza emize
Nakusoma Nze Ne Nkuguka
Ne'bibuuzo No'ngolola
Yalina
Ebyo byebatalina