Moon Kelly wololo
Yelele lololo
TrixX production
Ebisilani olutwe namalogo naaba ku kyoogo
Abasiiba zaala sure win naaba ku kyoogo
Nsaaba banadiini abamaanyi amazima musomese ekyoogo
Bana kazadde be gwanga abaana baffe mubanaaze ekyooga
Ensi ejuude amaloggo
Ejuude ebizibu
Tuli kubunkenke
Agalooto gentiisa
Ebizibu byensi eno
Maanyi galusifa
Tuvuname kumavivi
Tusabe katonda
Atukyuusize embeela
Nsaba banadiini
Abamaanyi amazima
Tusoomese ekyoogo
Dagaala ganda
Ebisilani olutwe namalogo naaba ku kyoogo
Abasiiba zaala sure win naaba ku kyoogo
Nsaaba banadiini abamaanyi amazima musomese ekyoogo
Bana kazadde be Ensi eno abaana baffe mubanaaze ekyooga
Dagaala ganda
Trixx production
Bankuuba kyeyo
Babalila sente
Nebabafula bazoonto
Nsaba bankuba kyeeyo
Nga tonagenda
Sooka mu kyoogo
Ogende nomukisa
Abaana ba boda
Abavuuga taxi
Kikino ekyoogo
Nkolera mwakeddi
Bankolera butale yokka
Waliwo amalogo
Tunaaba kyoogo
Ebisilani olutwe namalogo naaba ku kyoogo
Abasiiba zaala sure win naaba ku kyoogo
Nsaaba banadiini abamaanyi amazima musomese ekyoogo
Bana kazadde be Ensi eno abaana baffe mubanaaze ekyooga
Dagaala ganda
Abantu abakulu
Abamaanyi amazima
Mubayambeko abaana
Nedagaala eganda
Abadaaga nensi eno
Abasinga babaloga
Bazungaana nga mbwa
Ebisilani
Nsaba kataasa
Mubataase ebizibu
Mubanazze ekyoogo
Dagala ganda
Ensi ejuude amalogo
Ejuude ebizibu
Tuli kubunkenke
Begayilidde
Ebisilani olutwe namalogo naaba ku kyoogo
Abasiiba zaala sure win naaba ku kyoogo
Nsaaba banadiini abamaanyi amazima musomese ekyoogo
Bana kazadde be Ensi eno abaana baffe mubanaaze ekyooga
Dagaala ganda