Back to Top

NTAATE - Binene Lyrics

NTAATE - Binene Lyrics

.....Andabamu binene, "ntaate"

Eno ensi neweba ekulabamu kitono mukama akulabamu bitole ebinene..

CHORUS

Ebitangazibwa nebilabibwa mu ggulu jotalaba binene

Ebisindikibwa binaaba bibyo awatali kuvuganya binene x2

VERSE 1

Ohhh binene nnyo katonda byakulabamu,newoba mutono ga dawudi ,mu mukama goliyasi omumegga,

Bakulaba ng'ekitagasa naye mukama akulabamu omwana kwafiira, lw'olibeera danyeeri mu mpologoma eziluma ennyama walayi zilikuzira..lw'olibeera ku nnyanja ewatayitika ku lulwo.. mukama alikola ettaka ahhhh

Mmeme yange onyweranga

Mutima gwange onyweranga

Mmeme yange onyweranga aah ahh

Mutima gwange nyweeraaaa...

VERSE 2

Wabula binene nnyo silojja gwe webuuze ntiiiii,,,, mukono gw'ani ogukwaata wano awaluma newawona (gwa Mukama)

Lulimi lw'ani lwetusaba lutwatulile emikisa jetufuna ah ah

Abitulabamu ebinene abalala byebatunonyaamu nebibula...

Lw'olibeera danyeeri mu mpologoma eziluma ennyama walayi zilikuzira..lwolibeera ku nnyanja ewatayitika ggwe ku lulwooo... mukama era alikola ettaka ahhhh ahh

Ebisindikibwa binaaba bibyo awatali kuvuganya binene x4
[ Correct these Lyrics ]

[ Correct these Lyrics ]

We currently do not have these lyrics. If you would like to submit them, please use the form below.

English

Writer: GLORIA INGABIRE
Copyright: Lyrics © ONErpm

Back to: NTAATE

NTAATE - Binene Video
(Show video at the top of the page)

Performed By: NTAATE
Language: English
Written by: GLORIA INGABIRE
[Correct Info]
Tags:
No tags yet